{UAH} BUganda 2016 Okwegayilila MUKAMA Olunaku 9 ne 10
BUganda 2016 Okwegayilila MUKAMA Olunaku 9 ne 10
Januali 29 ne 30
Yelemiya Esuula 23
23 "Nze ndi Katonda yekka abeela okumpi?"
bwalangilila MUKAMA.
"ela ssi Katonda abeela ewala?"
24 Waliwo omuntu yenna ayinza okwekweka mu bifo eby'ekyaama
ne simulaba?"
bwalangilila MUKAMA.
Sinze nzijjula (nzijjuza) eggulu n'ensi?"
bwalangilila MUKAMA.
25 "Mpulidde banabbi (abasumba, abaawule, abakulila amakanisa n'abalala) bye boogela abayima mu linnya lyange okulagula eby'obulimba. Nga boogela nti, 'Naloose! Naloose!' 26 Bino bilituusa wa okuba mu mitima gya banabbi bano abalagula eby'obulimba,
abalagula obulimba obwomu mitima gyabwe bo? 27 Balowooza byaabwe bye babuulilagana byeelabize abantu bange elinnya lyange, kale nga bajajjaabwe bwe beelabila elinnya lyange nga basinza Bayali. 28 Muleke nabbi aloota ekilooto ayogelenga ekilooto kye, naye muleke n'oyo alina ekigambo kyange akyogelenga n'obwesigwa. Kubanga ebisusunku biyinza okwenkana n'eŋaano?" bwalangilila MUKAMA.
29 "Ekigambo kyange tekifaanana ng'omulilo," bwalangilila MUKAMA, ela tekifaanana ng'ennyondo eyasaayasa olwazi?"
30 "Nolwekyo," bwalangilila MUKAMA, "ndi mulabe wa banabbi ababbingana ebigambo bye balimba nti biva gyendi
32 Mazima ddala, ndi mulabe w'abo abalagula ebilooto eby'obulimba bwabwe," bwalangilila MUKAMA. "Babuulila abantu bange ne babakyaamya n'okwenyumiliza kwabwe okutaliimu okwobulimba, naye nze saabatuma so saabalagila. So tebagasa bantu bano n'akatono, bwalangilila MUKAMA.
(Okukyuusa Jessica Nakawombe)
Januali 29 ne 30
Yelemiya Esuula 23
23 "Nze ndi Katonda yekka abeela okumpi?"
bwalangilila MUKAMA.
"ela ssi Katonda abeela ewala?"
24 Waliwo omuntu yenna ayinza okwekweka mu bifo eby'ekyaama
ne simulaba?"
bwalangilila MUKAMA.
Sinze nzijjula (nzijjuza) eggulu n'ensi?"
bwalangilila MUKAMA.
25 "Mpulidde banabbi (abasumba, abaawule, abakulila amakanisa n'abalala) bye boogela abayima mu linnya lyange okulagula eby'obulimba. Nga boogela nti, 'Naloose! Naloose!' 26 Bino bilituusa wa okuba mu mitima gya banabbi bano abalagula eby'obulimba,
abalagula obulimba obwomu mitima gyabwe bo? 27 Balowooza byaabwe bye babuulilagana byeelabize abantu bange elinnya lyange, kale nga bajajjaabwe bwe beelabila elinnya lyange nga basinza Bayali. 28 Muleke nabbi aloota ekilooto ayogelenga ekilooto kye, naye muleke n'oyo alina ekigambo kyange akyogelenga n'obwesigwa. Kubanga ebisusunku biyinza okwenkana n'eŋaano?" bwalangilila MUKAMA.
29 "Ekigambo kyange tekifaanana ng'omulilo," bwalangilila MUKAMA, ela tekifaanana ng'ennyondo eyasaayasa olwazi?"
30 "Nolwekyo," bwalangilila MUKAMA, "ndi mulabe wa banabbi ababbingana ebigambo bye balimba nti biva gyendi
(oba ababba ebigambo bya banabbi abatuufu ne babilagula).
31 Ddala," bwalangilila MUKAMA, ndi mulabe wa banabbi abawuuba ennimi zaabwe no ne balangilila nti, 'MUKAMA agambye.'32 Mazima ddala, ndi mulabe w'abo abalagula ebilooto eby'obulimba bwabwe," bwalangilila MUKAMA. "Babuulila abantu bange ne babakyaamya n'okwenyumiliza kwabwe okutaliimu okwobulimba, naye nze saabatuma so saabalagila. So tebagasa bantu bano n'akatono, bwalangilila MUKAMA.
(Okukyuusa Jessica Nakawombe)
Jessica Nakawombe
"Have I not commanded you? Be strong and courageous.
Do not be afraid; do not be discouraged, for the LORD your God will be with you wherever you go." (Joshua 1:9)
0 comments:
Post a Comment