[UAH] BODABODA MAN VERSION OF THE SEJUSA SAGA
Customer: Mwana kki ekiri mu gwanga?
Boda Boda man: Eeh mwana biwanvu nnyo...........Batugambye mbu nno Genelaali Sejusa yawandiise ebaluwa, mbu nagiwereza banamawulire ate namala najjikweeka mu computer. Mbu yajjikwese walaa, era bazungu bokka bebasobola ojjilaba. Ebaluwa erimu ebyama bya Gavumenti, mbu mulimu eyatta Kayira ne Serwanga Lwanga.
Customer: Huh?
Boda Boda: Yeee man, Poliisi yasiiiiibye eginonyaa jjo nebula kati computer bazitwala bulaaya ba kafulu bazekebejje. Ate gwe linda bwebanatandika okunonya pen eyagiwandise. Uganda ejja kujjamu olutalo man wange.
--
"War is nothing but a continuation of political intercourse, with a mixture of other means. Man will never be free until the last king is strangled with the entrails of the last priest."

0 comments:
Post a Comment