UAH is secular, intellectual and non-aligned politically, culturally or religiously email discussion group.


[UAH] Fw: Ebbaluwa OBBI ne birango by'Olunaku Lwa Abazira




Sent: Saturday, May 18, 2013 10:01 PM
Subject: Ebbaluwa OBBI ne birango by'Olunaku Lwa Abazira

Muzukulu wa Buganda nkujukiza okuwereza omutemwaagwo  nga ekiwandiiko bwekirambika. Ovunanyizibwa nga Omuganda okwetaba mu mukolo nga guno nga Omuzukulu.  Ssabasajja ye Jjajjaffe asooka okwo nozaako Abakulu bebika. Abasigaddewo Bakukulu. Temuliimu Nzikirizaayo, kusomakwo wadde ekibiina kyoyagala. Wazira ngaolina OMUZIRO.

Kati kola bwoti nga owereza sente, oyinza okwagala erinnyalyo lirabike oba Muzirogwo. Naye bwowereeza mu Paypal laba nga owaayo $2 nesente 20 (10%). Waayo nga oyagala zonna zosobola ne Alisiitiyo ojja kugifuna . Omukolo tujja kuguweereza butereevu okuva e Mengo. Bweguliggwa tugenda kubaweereza ENSASAANYA nga kuliko ne Bifananyi ku video nebirala.

Webale nnyo okugumikiriza nokulaga Obugandabwo nokwagalakwo.

================================================================================================================
                                                        OKULABULA

Waliwo Omulabe alubirira okunafuya Ssabasajja n'Obuganda  OMUWENDULE asasulwa okutataganya nokuzingamya Buganda. Omuntu ono ye Joseph Kizito eyeyita Professor ate Prohet, agenda atabangula EBIBIINA byonna ebirimu banayuganda naddala Buganda nga AKONJERA, ATYOBOOLA,AWANDIIKA EBYASWAKABA nga akozesa Youtube ne websites ezitali zize.
Afubye nnyo okulwanyisa Rev. Nnakabaale Kaasa olwokubanga bakolako bonna, naye bweyamuzuura nga MUBBI namwabulira. Kati olwokuba Rev. Nnakabaale alinaebizibiti okumanya byonna bwebyaali, amuwandiiseeko nabalala aba Ttabamiruka, Ggwangamujje, UNAA Taxas ne UNAA zombi.
Mumwegendereze temumusembeza. Byawandiika temuli nsa okujako okwerwanako nga avunanibwa OKUBBA sente zabanayuganda.
Ayagala okukakasaagendeko ku kitimbakye: www.dictatormusevenimustgo.com,www.papacbs.com, ww.motowawaka.org , www.bagandaunited.org 
mujja kubisangako.
Ddala ebyo bitugatta banayuganda nokufuna emirembe? Lwakubanga Joseph Kizito abikola kubanga namwanika obuziinabwe obwobulabbayi (KYALAKIMPADDE), ayagala okuzikiriza Olukiiko lwa Bazukulu Ba Buganda International. Alina okubusabuusa, waddembe okunkubira essimu amanye ebisingawo ku { Tel. 480.862.2662 }


Abebitiibwa mwenna bemperezaako obubaka buno
ba MPS mwenna ba Attorneys, Abasumba, ba Sheiks,namadiini gonna,nabalala nzija kubawerezaako ebisingawo singa munabeera mubyagala mumanye Omulabe wa Buganda nokwegatta kwaffe aba Uganda.

Abalabudde nze,
Rev. Nnakabaale Kaasa
Bazukulu Ba Buganda International - USA







Sharing is Caring:


WE LOVE COMMENTS


Related Posts:

0 comments:

Post a Comment

Popular Posts

Blog Archive

Followers