{UAH} Entanda ya Buganda Diaspora live on CBS and Ngoma Radio
Entanda ya Buganda Diaspora on CBS and Ngoma radio Live
A CBS - Ngoma radio partnership
Start date: 30/9/2013 (Monday)
Time: 7.30pm UK time (9.30pm Uganda time)
To listen: visit www.ngomaradio.com
Below are the participants and the timetable.
Monday (30/9/13) Times: 7.30pm - 8.30pm UK time (Everyday)
a) Esther Nakiito Kasule from Thailand
Amanya agange nze Charles Kitanda Kyazze, ndi muzukulu wa: Bazemwenda agalamidde E Gomba Wa:Bugolo Wa: Andeleya Tibajjanga agalamidde E kisubi mu Busiro Ndi Mutabani wa: Matayo Nkuuwe Kyazze Agamidde Ekalungu Masaka Nva Mumutuba gwa Ssematimba Omukulu we kika ye Kitanda e Konko mu Kyagwe Nedila Njaza aka bilo Ngujulu Maama Anzaala ye Nasuuna Namatovu: Yedila Ngabi e Nsamba
a) Esther Nakiito Kasule from Thailand
Amannya nze Kasule Nakitto Esther. Ndi muwala w'omwami Kasula David Musoke e Busega-Kyadondo. Nyabo ye Nassanga Solome era yeddira Njovu. Nva mu Ssaza lye Ssingo era neddira Ngeye. Ndi muzzukulu wa Munaniika Japheth eyebase e Kireku Ssingo. Ndi muzzukulu wa Nkali era nga naye mugenzi.|Mbeera era nkakalabiza mu Thailand.
b) Charles Kyazze from England (London) Amanya agange nze Charles Kitanda Kyazze, ndi muzukulu wa: Bazemwenda agalamidde E Gomba Wa:Bugolo Wa: Andeleya Tibajjanga agalamidde E kisubi mu Busiro Ndi Mutabani wa: Matayo Nkuuwe Kyazze Agamidde Ekalungu Masaka Nva Mumutuba gwa Ssematimba Omukulu we kika ye Kitanda e Konko mu Kyagwe Nedila Njaza aka bilo Ngujulu Maama Anzaala ye Nasuuna Namatovu: Yedila Ngabi e Nsamba
c) Mw. Ntambi from England - Manchester
Tuesday (1/10/13):
a) John Sentongo from England (London)
Essaza Bulemeezi, ekyalo Kigolooba, Omuzira Nkima....ba Maama ba nnyonyi nyange
a) John Sentongo from England (London)
Essaza Bulemeezi, ekyalo Kigolooba, Omuzira Nkima....ba Maama ba nnyonyi nyange
b) Dr Kasaato Rashid from England (London)
Amannya nze Muwalimu Dr Ssaloongo Kasaato Rashid. Ndi Mutabani wa Hajj Haruna Luutu Wantate ne Hajjat Safiina Luutu ababeera e Kisaasi Komamboga mu Kyaddondo. Neddira Maamba mpozzi ate maange ye wa Kkobe. Mbeera London.

c) Regina Kabenge from England (Manchester)
'Essaza Mityana Singo, ekyalo Busundo nedira Nvuma akabiro Katinvuma ndi muzukulu wa Kyaddondo, muzukulu wa Lusondo e Singo'.
'Essaza Mityana Singo, ekyalo Busundo nedira Nvuma akabiro Katinvuma ndi muzukulu wa Kyaddondo, muzukulu wa Lusondo e Singo'.
Wednesday (2/10/13):
a) Beatrice Ssempa (London)
a) Beatrice Ssempa (London)
Ndi muwala wa. Mwami Stanley. Ssendusu e namulonge ndi muzukulu wa omugenzi Festo Sentamu eyebase e kiwenda ndi muzzukulu wasenkirikimbe eyebase enamulonge. Ndi muzzukulu wa omugenzi Makande eyebase enamulonge nva mumutuba gwa walakira mu buso nedirra Mbogo omukuluwekika kyaffe ye kayira e Mugulu. Maama wange ye omumbejja Nabaloga atuula Kayini Mukyagwe
b) Frank Nsubuga from England (London) - Ssazza: Busiro. Ggombolola - Kasanje
Ndimutabani wa Ssalongo Kizza Eliyo owe Buwaya Zziba. Ndimuzukulu was Isilayili Nsubuga. Ndimuzukulu wa Najjakusenga bonna abagalamidde e Buwaya Busiro. Nedila Mmamba. Maama ye Miriamu Nakamalira Nalongo azalibwa omugenzi Sekamalira Anosi agalamidde Buddo Kitemu. Maama yedila Nkima.

Thursday (3/10/13): Semi finals
Friday (4/10/13): Finals
Kind regards
Mustapha Semanda Magero
Ngoma radio Mustapha Semanda Magero
0 comments:
Post a Comment