UAH is secular, intellectual and non-aligned politically, culturally or religiously email discussion group.


{UAH} KA MALIBUTTOLE KAANYUMYA, NEKANTIISA ATE NEKANSESA!


 
 
 
Mega OMUTUKUVU,
Mukyaala wa Katonda
e London
September 2013
 
KA MALIBUTTOLE KAANYUMYA, NEKANTIISA ATE NEKANSESA
Akasajja ka malibuttole kaayimba mbu
Ttivvi temuzimyumyuula!
Era mbu muleke chano nga zetaaya.
Nze nno kitawe nembula!
Nentunuulira "Bulamu Bulungi" yange nentya!
 
Mbu ekitiibwa ky'omukyaala kibuyaga akikomonsa!
Mbu era omu bba bweyamukyaalira olumu,
teyadda ate! Mbu "Ogw'Omuteteme"?
Nkubuluire nga nze siraba
bwebikwatagana na ttivi myumyuule!
Maze emyeezi mukaaga mirambirila,
Nga simanyi ka malibuttole kyekaali kategeeza.
Naye, mukwaano gwange, bwennakitegeera luno jjo,
Kati neesiba ebikooyi mukaaga munda,
Nga ne busuuti kwotadde!  Owange!
 
MWEBALE KUWAGIRA.
  
Mega OMUTUKUVU,
Mukyaala wa Katonda
e London












Sharing is Caring:


WE LOVE COMMENTS


Related Posts:

0 comments:

Post a Comment

Popular Posts

Blog Archive

Followers