UAH is secular, intellectual and non-aligned politically, culturally or religiously email discussion group.


{UAH} Meet Sabanyala's Minister: His Shoes Need 'Ebyaffe'

Engatto ya Minisita enkuyege zaagirya!Sep 11, 2013
Engatto za Minisita Wandera (mu katono) nga bwe zifaanana.


MINISITA wa Ssaabanyala ow'ebyobuwangwa, Sseruwagi Wandira alina engatto z'atera okwambala ekitandise okwogeza abantu obwama.
Zirimu ebituli ku mabbali ekireetedde abantu okwebuuza nti zaapasuse nga tezimutuuka, zikaddiye oba abazzukulu baazizanyiddeko ne bazisala?
Olaba n'ebigere bitandise okuyitamu ne biringiza ebweru nga n'oluusi enfuufu eyingira n'eddugaza sitookisi z'aba ayambadde.
Omukulu ono okumulaba yabadde ku mukolo ogumu e Kyerima mu disitulikiti y'e Kayunga. Baabayiseeyo okubanjulira abantu n'asimba layini ne banne era wano abantu we baalabidde nti engatto gye yayambadde erimu ebituli abamu kye baayise enkuyega okuzirya.
 
Ndowooza engeri gye bakola emirimu gy'obwannakyewa nga tebasasulwa talina ssente zigula ngatto ndala

--
UAH forum is devoted to matters of interest to Ugandans and Africans in general. Individuals are responsible for whatever they post on this forum.To unsubscribe from this group, send email to: ugandans-at-heart+unsubscribe@googlegroups.com or Abbey Semuwemba at: abbeysemuwemba@gmail.com.

Sharing is Caring:


WE LOVE COMMENTS


0 comments:

Post a Comment

Popular Posts

Blog Archive

Followers