{UAH} FW: MWEGENDEREZE ABAMIRA AMAGONGOLO OKUFUUKA ABADDUGAVU!
Can someone intepret this for me? I can't understand these people who keep copying me into stuff that is written in luganda. Very irritating.
George Okello
Date: Thu, 19 Dec 2013 19:39:53 +0000
From: mega_mercy@yahoo.co.uk
Subject: MWEGENDEREZE ABAMIRA AMAGONGOLO OKUFUUKA ABADDUGAVU!
To: emb.kampala@mfa.no; eyeconmagazine@yahoo.co.uk; lugemwafn@yahoo.com; f.katamba@lancaster.ac.uk; muhoozifxn@yahoo.com; farukstatehouse@gmail.com; metrog@archdioceseofgulu.org; geofwalubi@yahoo.com; gmatovu@mdpafrica.org.zw; goodgovernancepractice@yahoo.com; wasike@motivation.org.uk; gafabusaiguru@gmail.com; georgeokello_8@hotmail.com; gerwanira@yahoo.com; grakanga@gmail.com; hserebe@yahoo.co.uk; info@Hellouganda.com; hannahogwapiti@googlemail.com; hmatovu@gmail.com; info@ugandamartyrsshrine.org.ug; uganda@thp.org; info@uyonet.or.ug; info@hrcug.org; info@radiouganda.net; info@salabed.co.uk; joelwasa@yahoo.com; jokaruka@hotmail.com; mayanja_jude@yahoo.com; johnmakosya@yahoo.com; matovuj@appstate.edu; josephnuwamanya@gmail.com; johnkatongole@yahoo.com; joseph_matovu@yahoo.co.uk

OW'ENNEEMA ENTUKUVU
MUKYAALA MARGARET VERONICA NABAKOOZA KIYAGA
KATONDA AFIRIKA, OMEGA,
MUKYAALA WA KATONDA WE.
17 December 2013
MWEGENDEREZE ABAMIRA AMAGONGOLO OKUFUUKA ABADDUGAVU!
Omugenzi Nelson Madiba Mandela yabonabona mu kkomera emyaaka 27! Omukyaala we Winnie Madikizela Mandela naabonabona olw'okuba mukyaala wa Madiba ate n'olwokumegana n'ebisajja ebizungu ebisosoze mu langi mu nkola y'apaatedi! Abaddugavu nkumu baafa - abakulu n'abato - nga battibwa ebizungu ebyo! Afirika yonna yatulugunyizibwa olw'obusosoze obw' e South Afirika mu ngeri emu oba endala. Esinga okwennyamiza mu ngeri ezo, yey'okukyuusa endowooza z'abaddugavu abamu abaatuuka n'okulowoza mu ngeri ensobu ddala nti ob'olyaawo omuddugavu wa wansi ku muzungu oba omweeru nga bwebayitibwa oluusi!
Yye omugenzi Madiba olwaava mu kkomera ebizungu yabisonyiwa busonyiyi! Era agenze okufa nga akyawunikiriza bangi olw'ekikolwa ekyo! Nkubulire era bwooba naawe okyetegerezza, okkiriza nti wamma omusajja oyo yali muzira! Kubanga emisango ebizungu byejazza ku baddugavu e South Afirika mu biseera bya apaatedi minene nnyo ate gyatuluma nnyo ffenna abaddugavu! Mu kuziika abazungu bajaguza nnyo olwa Madiba okubasonyiwa n'abaddugavu nebeyagala nti yalaga omwooyo ogw'ekitiibwa okusinga ebizungu ebyamutulugunya yye kkenyini, famile yye n'abaddugavu ffenna!
Wewaawo! Wabula ebizungu byo tebyenenya! Tebyenenya! Tebyenenyanga! Mandela yasonyiwa ebizungu. Nokusanyuka ne bisanyuka. Wabula byo tebyenenyanga gubi ogwo ogw'apaatedi n'ettemu lyebyakola mu gwo!
N'olwensonga eyo, Afirika n'abafirika mwenna, mbalabula nga mbakomekkereza:
Mwegendereze ba katula kebisse buka!
Mwegendereze ba mulungi awunya akamwa!
Mwegendereze ab'esiiga egerenge okwefuula abaddugavu!
Mwegendereze na ddala abamira amagongolo okufuuka abaddugavu!
Abo baagala tulimbibwe mbu b'Afirika!
Shaa! Nga bamize magongolo! Batwaalize mu muli!
OW'ENNEEMA ENTUKUVU
MUKYAALA MARGARET VERONICA NABAKOOZA KIYAGA
KATONDA AFIRIKA, OMEGA,
MUKYAALA WA KATONDA WE.
0 comments:
Post a Comment