UAH is secular, intellectual and non-aligned politically, culturally or religiously email discussion group.


{UAH} FW: Wuliriza Rediyo y'Abaganda









Ssebo oba Nyabo,

Abaganda mwenna muyitibwa okuwa ebirowoozo n'obujulizi.


Mujje mukiike mu Lukiiko lw'Abazzukulu ba Buganda. Ku Kyooto Muzaawula.

http://ababaka.com/

Skype eri  Ngabo ya Buganda.
 Essimu abali ebweeru wa Bungereza mukube 44-208-911-7298

Oba e-mail:
 info@ababaka.com
ngaboyabuganda@gmail.com


Waliwo Rediyo nnyingi era bangi tuziwuliriza. Bweziba zituyamba ekyo kirungi ddala.

Wabula ggwe Omuganda wooli wuliriza rediyo y'Abaganda ababaka.com

Abazikwatako abamu bagamba nti,
"Abaganda tulwanye entalo nnyingi naye nga ezisinga nfu. nga tetumanyi gye tuva wadde gye tulaga."
Mulimu ebyafaayo bingi ddala era nebyokuyiga bingi ddala ebitalimu mpulunguse oba kyekubiira.
kait ojja kulwana ngomanyi wa gyoova era ne gyolaga.

Bwosanga bali mu buleki lindako.

Buli Lwamukaaga ne Sande esaawa 4 ezenkya PST oba 7 ezeggulo EST.
E Buganda saawa 3 ezekiro.
Mukama abeere nammwe.

Nze ndi Kitumwa,

Rev. Jessica

Ssabasajja Awangaale.

"Have I not commanded you? Be strong and courageous.
Do not be afraid; do not be discouraged, for the LORD your God will be with you wherever you go." (Joshua 1:9)


Sharing is Caring:


WE LOVE COMMENTS


Related Posts:

0 comments:

Post a Comment

Popular Posts

Blog Archive

Followers