UAH is secular, intellectual and non-aligned politically, culturally or religiously email discussion group.


{UAH} ZIONISM IS RACISM-SENIOR JOURNALIST

This is from one of our senior journalists, "...

nze saagala bino kubyogera mu lujjudde naye abo Abayudaaya si bangu. Batta Jesus ne basabamu revolutionist waabwe eyali mu kkomera, Barabbas. Kuva dda abasajja abo balwanyi era beemanyi nti Katonda ali ku ludda lwabwe kyova olaba Jesus eyayagala okukyusaamu mu bye bakkiriza, baamulwanyisa ne bamutta. Kano kaali kabonero Katonda mwe yayita okujja obukkiriza ku Yisirayiri buleme kuba bwayo bwokka wabula ne mu mawanga amalala butuuke. Abayisirayiri bino tebaabyagala era bw'osoma mu Acts of Apostles, abamu beerumaalumanga ku by'okutwala eddiini ebweru wa Yisirayiri nga balowooza nti Katonda waabwe bokka. Abayisirayiri bazibu, kuba batwetoolodde buli wamu, balina obukundi obubasabira buli wamu ate bali ne mu bitongole bingi bye tutasobola kwewala. Wabula beesigama nnyo ku Old testament okunyweza obwannannyini n'amateeka gaabwe, Yesu ge yaggyawo n'assaawo eddembe mu kukkiriza. Mu new Testament, nze gye nzikiririzaamu ennyo, Jesus talina w'asuusuutira nnyo Bayisirayiri kubatuusa kutuyisaamu lugaayu era abo balitegeerera eyo nti okutta abantu ne bwe baba balabe bo, kikyamu. Ye Jesus ng'agamba nti omulabe wo omuwanga ekyokulya naye ebyo byonna Abayisirayiri tebabikkiriza, bali ku bya Old Testament eby'okwegulumiza.

 


--
UAH forum is devoted to matters of interest to Ugandans. Individuals are responsible for whatever they post on this forum.To unsubscribe from this group, send email to: ugandans-at-heart+unsubscribe@googlegroups.com or Abbey Semuwemba at: abbeysemuwemba@gmail.com.

Sharing is Caring:


WE LOVE COMMENTS


Related Posts:

0 comments:

Post a Comment

Popular Posts

Blog Archive

Followers