UAH is secular, intellectual and non-aligned politically, culturally or religiously email discussion group.


{UAH} Ba Sheik Mulina okwelwanako era Mwekuume.

Ennaku ezo okwekweka wansi we kitanda twazikomya.

Basheik ne Khadi muyina okwelwanako nga abazigu oba ba kondo baze.

Mufune emundu, Polisi eyinza okubayigiriza okozesa emundu.

muyige obukodyo obwo okwewogoma.

Funa ekyokulwanyisa nga akaso/ekiso okikweeke mu kanzu oba mu mpale.

Kondo bwaja nga welwanako.

Awaka ne muwofisi berawo ne ebyokulwanysia nga emundu, ekiso ne Fumu.

Abazigu bwe baja oyina okubeera omuvumu. Balwanyise na magezi.

Ayingira tosonyiwa.

Bajjajja batabalaanga!!

Akuume.

--
Disclaimer:Everyone posting to this Forum bears the sole responsibility for any legal consequences of his or her postings, and hence statements and facts must be presented responsibly. Your continued membership signifies that you agree to this disclaimer and pledge to abide by our Rules and Guidelines.To unsubscribe from this group, send email to: ugandans-at-heart+unsubscribe@googlegroups.com or Abbey Semuwemba at: abbeysemuwemba@gmail.com.

Sharing is Caring:


WE LOVE COMMENTS


Related Posts:

0 comments:

Post a Comment

Popular Posts

Blog Archive

Followers