Sent from Yahoo Mail on Android From:"Margaret Kiyaga" <mega_mercy@yahoo.co.uk> Date:Sat, 21 Feb, 2015 at 18:42 Subject:MAGGIE KAYIMA OWA REVIVAL BAND ALIMBA SSI NABBI
21 February 2015. ERI UGANDA YONNA, MAGGIE KAYIMA OWA REVIVAL BAND ALIMBA SSI NABBI Nze Margaret Veronica Nabakooza Omutukuvu ndayira, mu linnya lya Katonda mu Ggulu, nti omukazi Maggie Kayima ayimbira mu Revival Band eyomu Uganda, era eyekazaako erya Nabbi Omukazi, alimba ssi nabbi. Era ndayira nti mubbi bubbi ate nga mubbi ddala. Kino nkimanyi KUBANGA NZE NABBI WA KATONDA ALIWO KATI NZEKKA MU NSI YA BUGANDA NE MUNSI YONNA! Okumanya nga Maggie Kayima mubbi, teyaswaala nako kubba OBULAMUZI BWA KABAKA SOLOMON OBW'ETUTUMU BWEBUTYO MU MIREMBE GYONNA NE MUNSI YONNA N'ABUFUULA OBUBWE! Kino yakikolera mu luyimba lweyatuuma "Omwana w'omuntu"! Omusango guno mugulumivu nnyo mu Katonda era guyitibwa PLAGIARISM. Mukama agusukkulumya ne kubwa kkondo obw'ekijambiya! Kayima gwamumegga dda! Omukama yanjigiriza nti plagiarism musango gwa sitaani yekka. MAGGIE KAYIMA AKOLERA MU SITAANI SSI MU KATONDA! Katonda yantuma mulabule, yye n'ababe balekere awo okulimba. BannaYuganda bangi besiga okumala gakozesa okuyiiya kw'abalala nga tebakoledde ku mateeka ga copyright. Obwo bubbi era omuntu ayinza okusibwa n'okusasuzibwa engassi etenkanika. Eyo ensobi aba Revival Band bagigwaamu dda! WABULA ATE EKYA MAGGIE KAYIMA EKY'OBUBBI BWA IDENTITY YANGE NGA NABBI OMUKAZI MU UGANDA, OGWO MUSANGO MUNENE NNYO! NGASSI KI JAYINZA OKUSASULA NAJISOBOLA OLW'OKUKOZESA EBYANGE OKWEGAGGAWAZA N'OKWEWAANA? SSO NGA NZE EMIRIMU EJANGE NGA NABBI NJIKOLA NABWEGENDEREZA KUBANGA MIRIMU JA MUKAMA KATONDA. Simala gajizannyisa. Mulinde ebinaddirira, Nze Margaret Veronica Nabakooza Omutukuvu, Katonda Afirika,, Omega, NABBI WA KATONDA,, MUKYAALA WA KATONDA.. Sent from Yahoo Mail on Android | |
--
Disclaimer:Everyone posting to this Forum bears the sole responsibility for any legal consequences of his or her postings, and hence statements and facts must be presented responsibly. Your continued membership signifies that you agree to this disclaimer and pledge to abide by our Rules and Guidelines.To unsubscribe from this group, send email to: ugandans-at-heart+unsubscribe@googlegroups.com or Abbey Semuwemba at: abbeysemuwemba@gmail.com.
0 comments:
Post a Comment