UAH is secular, intellectual and non-aligned politically, culturally or religiously email discussion group.


{UAH} BUganda 2016 OKWEGAYILILA MUKAMA OLUNAKU 11 JAN 31 12 FEB 1 NE 13 FEB 2

BUganda 2016 OKWEGAYILILA MUKAMA

OLUNAKU 11 - JANUALI 31, 12 – FEBUALI 1 NE 13 – FEBUALI 2


YELEMIYA ESUULA 23

33 Awo abantu bano oba nabbi bwe balikubuuza nga boogela nti Omugugu gwa MUKAMA kye ki? kale n'obagamba nti Mugugu ki! Ndibagoba, bw'ayogera MUKAMA.
34 Ne nnabbi ne kabona n'abantu abalyogera nti Omugugu gwa MUKAMA, ndibonereza omuntu oyo n'ennyumba ye.
35 Bwe muti bwe muligamba buli muntu munne na buli muntu muganda we nti MUKAMA azzeemu ki? era nti MUKAMA ayogedde ki?
36 N'omugugu gwa MUKAMA temukyagwatula nate: kubanga buli muntu ekigambo kye ye kye kiriba omugugu gwe; kubanga mwanyoola ebigambo bya Katonda omulamu, ebya MUKAMA w'eggye Katonda waffe.
37 Bw'oti bw'oba ogamba nabbi nti MUKAMA akuzeemu ki? era nti MUKAMA ayogedde ki?
38 Naye bwe mulyogera nti Omugugu gwa MUKAMA; MUKAMA kyava ayogera bw'ati nti Kubanga mwogera ekigambo ekyo, nti Omugugu gwa MUKAMA, nange mbatumidde nga njogera nti Temwogeranga nti Omugugu gwa MUKAMA;
39 kale, laba, ndibeerabirira ddala, era ndibasuula n'ekibuga kye nnabawa mmwe ne bajjajjammwe okuviira ddala we ndi:
40 era ndibaleetako ekivume ekitaliggwaawo n'ensonyi ezitalivaawo ezitalyerabirwa.



Jessica Nakawombe


"Have I not commanded you? Be strong and courageous.

Do not be afraid; do not be discouraged, for the LORD your God will be with you wherever you go." (Joshua 1:9)

Sharing is Caring:


WE LOVE COMMENTS


Related Posts:

0 comments:

Post a Comment

Popular Posts

Blog Archive

Followers