UAH is secular, intellectual and non-aligned politically, culturally or religiously email discussion group.


{UAH} OKUMANYAGANA

OLUKIIKO LW'OKUMANYAGANA
Abalangira n'abambejja mwenna abava mjumutuba gwa KATEREGGA Luguma e
Bukakkata mujjukizibwa nti okumanyagana okwa buli mwaka, kutandika
nkya Ku Lwokutaano nga January 13 kuggwe ku Lwomukaaga nga January 14
ku butaka Ku mwalo e Bukakkata. Mu ngeri ey'enjawulo, mu bukulu bwange
nga Omulangira Makaato ow'olunyiri lwa Biringwira e Kisaewo Buddu,
nkubiriza empya za Zaid Kateregga Mugenyasooka e Ng'ando Butambala,
Zuli Arabi Kimera Mukasa e Nnambiriizi Mawogola, ne Mugejja e Kasaali
Buddu, obutabulawo. Entambula ey'awamu okuva e Kampala w'eri 30,000
amagenda n'amadda. Mujjayo n'ejjamba okusobola okutegeka obulungi
omukolo. Ssaabasajja Kabaka awangaale .

--
Disclaimer:Everyone posting to this Forum bears the sole responsibility for any legal consequences of his or her postings, and hence statements and facts must be presented responsibly. Your continued membership signifies that you agree to this disclaimer and pledge to abide by our Rules and Guidelines.To unsubscribe from this group, send email to: ugandans-at-heart+unsubscribe@googlegroups.com

Sharing is Caring:


WE LOVE COMMENTS


Related Posts:

0 comments:

Post a Comment

Popular Posts

Blog Archive

Followers