{UAH} Katikkiro ayogedde eri Obuganda ku nsonga zino wammanga:
Katikkiro ayogedde eri Obuganda ku nsonga zino wammanga:
1. Obulwadde bwa Ssenyiga Kolona bukyaliwo era busse ne Bannayuganda mu America ne Bungereza. Tweyongere okwambala obukokoolo, okunaaba mu ngalo ate n'obutabeera mu bifo birimu bantu bangi nnyo nga bwekisoboka. Teri ddagala mukiseera kino so okwewala obulwadde kikulu nnyo
2. Abapangisa ne banannyini bizimbe batuule wansi bakaanye kubanga lino lye ddagala lyokka
3. Twewale nnyo obusambatukko mu maka
4. Siriimu akyaliwo era naye abantu bakole ekisoboka okumwewala
5. Gavumenti yayisizza embalirira yaayo n'egamba nti ewadde abantu ebbanga lya myeze 3 okusasula emisolo egyimu naddala eri amakampuni amatono naye ebbanga eryawereeddwa ttono nnyo ddala. Kino gavumenti esaana ekitunulemu
6. Gavumenti esaana egyewo emisolo ku mazzi n'amasanyalaze mu kiseera kino
7. Abaana bali waka basomera ku mutimbangano abamu. Gavumenti esaana egyewo oba ekendeeze emisolo ku busagaanda (internet bundles) mu kiseera kino
8. Gavumenti okwongeza ssente ku mafuta kigenda kwongeza ebbeeyi ku bintu ebirala byonna kyokka ng'abantu tebalina mirimo mu kiseera kino. Kino kisaanye kitunulwemu.
Weyongere okutugobelera kumukutu gwaffe guno Ebyafayo bya Buganda okumanya ensonga mubutufu bwazo
--
-- 1. Obulwadde bwa Ssenyiga Kolona bukyaliwo era busse ne Bannayuganda mu America ne Bungereza. Tweyongere okwambala obukokoolo, okunaaba mu ngalo ate n'obutabeera mu bifo birimu bantu bangi nnyo nga bwekisoboka. Teri ddagala mukiseera kino so okwewala obulwadde kikulu nnyo
2. Abapangisa ne banannyini bizimbe batuule wansi bakaanye kubanga lino lye ddagala lyokka
3. Twewale nnyo obusambatukko mu maka
4. Siriimu akyaliwo era naye abantu bakole ekisoboka okumwewala
5. Gavumenti yayisizza embalirira yaayo n'egamba nti ewadde abantu ebbanga lya myeze 3 okusasula emisolo egyimu naddala eri amakampuni amatono naye ebbanga eryawereeddwa ttono nnyo ddala. Kino gavumenti esaana ekitunulemu
6. Gavumenti esaana egyewo emisolo ku mazzi n'amasanyalaze mu kiseera kino
7. Abaana bali waka basomera ku mutimbangano abamu. Gavumenti esaana egyewo oba ekendeeze emisolo ku busagaanda (internet bundles) mu kiseera kino
8. Gavumenti okwongeza ssente ku mafuta kigenda kwongeza ebbeeyi ku bintu ebirala byonna kyokka ng'abantu tebalina mirimo mu kiseera kino. Kino kisaanye kitunulwemu.
Weyongere okutugobelera kumukutu gwaffe guno Ebyafayo bya Buganda okumanya ensonga mubutufu bwazo
--
"When a man is stung by a bee, he doesn't set off to destroy all beehives"
Disclaimer:Everyone posting to this Forum bears the sole responsibility for any legal consequences of his or her postings, and hence statements and facts must be presented responsibly. Your continued membership signifies that you agree to this disclaimer and pledge to abide by our Rules and Guidelines.To unsubscribe from this group, send email to: ugandans-at-heart+unsubscribe@googlegroups.com
---
You received this message because you are subscribed to the Google Groups "Ugandans at Heart (UAH) Community" group.
To unsubscribe from this group and stop receiving emails from it, send an email to ugandans-at-heart+unsubscribe@googlegroups.com.
To view this discussion on the web visit https://groups.google.com/d/msgid/ugandans-at-heart/CAFxDTfq43ME74TMMbHP5o%3DVjTsKEriveyh0CGMgYa4rWeGm%3DFQ%40mail.gmail.com.
0 comments:
Post a Comment