UAH is secular, intellectual and non-aligned politically, culturally or religiously email discussion group.


{UAH} Mulindwa: What do you say about this? Picked it from WhatsApp

Ekizibu Amin kyeyafuna bweyamala okujjako Obote yalina abantu abayivu bangi nga ba Abu Mayanja naye yagenda abejjako mpola, natandika kuwuliriza ba Juma Ali Butabika, kye kizibu kimu Museveni kyalina kati situmanyi bamuwa magezi, abagezi, abategevu bonna yabejjeko yensonga lwaki buli kyakola nsobi, nebituli byamapeesa kati abisobya, epeesa erisoka ate alisa mukituli kyakubiri

Idi Amin yajjawo palanenti naba nga akozesa defence Council, mumbulileyo omuntu omu eyalina amagezi mu defence Council bonna bali bagu baddalu. Moses Ali abasinga bamulabye kati naye yabanga mutamiivu waddanga nga talina gwawuliriza, nga mulenzi muto tamanyi museenzi. Ye Maliyamungu Isaan, enfa fe ya Amin ndowooza yabanga nekimutuma omusaayi gwabantu, nga tasula nga tasse

Amin bweyatwala obuyinza abagezi nga Prof Ali Mazurui abandimuyambye yabatta, abalala nebadduka

Kale no eggwanga lyazingama, tewaliwo nkulankulana. Yesiga nyo Russia, Marshal Tito

--
Disclaimer:Everyone posting to this Forum bears the sole responsibility for any legal consequences of his or her postings, and hence statements and facts must be presented responsibly. Your continued membership signifies that you agree to this disclaimer and pledge to abide by our Rules and Guidelines.To unsubscribe from this group, send email to: ugandans-at-heart+unsubscribe@googlegroups.com
---
You received this message because you are subscribed to the Google Groups "Ugandans at Heart (UAH) Community" group.
To unsubscribe from this group and stop receiving emails from it, send an email to ugandans-at-heart+unsubscribe@googlegroups.com.
To view this discussion on the web visit https://groups.google.com/d/msgid/ugandans-at-heart/CAJgJtm1y0N5rrs3Xz7YAvMPm%3Da1eo_4gMOUG8K1VuxQKDvrmnw%40mail.gmail.com.

Sharing is Caring:


WE LOVE COMMENTS


Related Posts:

0 comments:

Post a Comment

Popular Posts

Blog Archive

Followers