{UAH} Mulindwa@Interprte this in English for Peter Simon
Mu 1979, Abantu b'e Namasuba mujjukira omuvubuka eyalemera mu kkubo nga konvoyi ya Paulo Muwanga eyitawo n'akubwa amasasi n'afiirawo?
Omuvubuka oyo yali ayitibwa Kabuunga era yali azaalwa Kitebi. Ffe yatugamba mbu yali agenze kukola katiisa. Mbu ng'awakanya abaali bajjeeko Yusuf Lule.
Yali mutabani wa Eridaadi ab'ekitebi mwenna mu mutegeera kubanga yalina essabo eddene nga ffena ewuwe tutyawo.
Nnaliwo awo kati Ssebalamu we yazimba nga tusitula Kaabunga okumuzza e Kitebi tumuziike. Kyokka yaleka Namwandu Sise naye era yali muto.
Wadde yali mukwano gwaffe, naye tetwamusaalirwa kubanga yali musiru. Ffena twali tuwakanya engeri Lule gye yali agiddwaako era twayokyanga ebipiira okuva ku Star ne tubiyiringisa ne bikkirira paka mu Kabaawo eri nga Kenny Lukyamuzi gye yasulanga. Wabula ffe awo we twaali tusobola okukoma. Era tewali yatuttanga wadde okutugoba mbu oba atusibe.
Laba embuzi ya Kabuunga bw'egenda mbu ette Muwanga. Munange waayitawo akaseera katono, ne gwe baali bataddeko n'avaako, n'eyamuwamba n'avaako, n'eyabba akalulu n'avaako, n'eyamuwamba n'avaako, kati ndi kw'ono eyalwana mu nsiko.
--
-- Omuvubuka oyo yali ayitibwa Kabuunga era yali azaalwa Kitebi. Ffe yatugamba mbu yali agenze kukola katiisa. Mbu ng'awakanya abaali bajjeeko Yusuf Lule.
Yali mutabani wa Eridaadi ab'ekitebi mwenna mu mutegeera kubanga yalina essabo eddene nga ffena ewuwe tutyawo.
Nnaliwo awo kati Ssebalamu we yazimba nga tusitula Kaabunga okumuzza e Kitebi tumuziike. Kyokka yaleka Namwandu Sise naye era yali muto.
Wadde yali mukwano gwaffe, naye tetwamusaalirwa kubanga yali musiru. Ffena twali tuwakanya engeri Lule gye yali agiddwaako era twayokyanga ebipiira okuva ku Star ne tubiyiringisa ne bikkirira paka mu Kabaawo eri nga Kenny Lukyamuzi gye yasulanga. Wabula ffe awo we twaali tusobola okukoma. Era tewali yatuttanga wadde okutugoba mbu oba atusibe.
Laba embuzi ya Kabuunga bw'egenda mbu ette Muwanga. Munange waayitawo akaseera katono, ne gwe baali bataddeko n'avaako, n'eyamuwamba n'avaako, n'eyabba akalulu n'avaako, n'eyamuwamba n'avaako, kati ndi kw'ono eyalwana mu nsiko.
--
Allaah gives the best to those who leave the choice to Him."And if Allah touches you with harm, none can remove it but He, and if He touches you with good, then He is Able to do all things." (6:17)
Disclaimer:Everyone posting to this Forum bears the sole responsibility for any legal consequences of his or her postings, and hence statements and facts must be presented responsibly. Your continued membership signifies that you agree to this disclaimer and pledge to abide by our Rules and Guidelines.To unsubscribe from this group, send email to: ugandans-at-heart+unsubscribe@googlegroups.com
---
You received this message because you are subscribed to the Google Groups "Ugandans at Heart (UAH) Community" group.
To unsubscribe from this group and stop receiving emails from it, send an email to ugandans-at-heart+unsubscribe@googlegroups.com.
To view this discussion on the web visit https://groups.google.com/d/msgid/ugandans-at-heart/CAJqBGGfabVcq%2BxFsCv735VSFihbrWm448uoZfjbTffj8TqHjyg%40mail.gmail.com.
0 comments:
Post a Comment