{UAH} Kitalo
Alhamdulillah, inna lillahi wa inna ilaihi raj-un. Kitalo nnyo. Abakulu batuggwaako.
Allah Omugulumivu tumusaba Asaasire, mukadde waffe Mustafa Adirisi
Era Asaasire eb'e nju ye
Ate twebaza abakoze enteekateeka maiti nessibwamu ekitiibwa ekigwanidde
abakulembera. Ekikolwa ekyo kwewandiikira byafaayo. Abajja oluvannyuma
byebasoma kibasobozese okwawula mu bukulembeze bw'omugenzi eby'omugaso;
ate nebebalama ebitatereera. Y'entaandikwa y'emirembe egiddirira.
Maimuna Musafiri
0 comments:
Post a Comment